Zechariah 7:5-6

5 a“Gamba abantu bonna abali mu nsi, ne bakabona nti, ‘Bwe mwasiiba ne mukungubaga mu mwezi ogwokutaano ne mu gw’omusanvu mu myaka gino ensanvu, mwali musiibira nze? 6Era bwe mulya ne munywa, muba temulya ku lwammwe era n’okunywa ku lwammwe?
Copyright information for LugEEEE